Abakyala bangi bwebafuna obutakkaanya ne babbaabwe nebabalekera abaana mu kifo kyokwerwanako badda mu kwekubagiza. E Mubende eyo waliwo omukyala gwetuguddeko ng’akeera kuvuga Bodaboda, bw’amala nasala enviiri songa olulala apoota ku bizimbe. Kyagenderera okukola emirimu gino gyonna kufuna nsimbi alabirire abaanabe ababiri b’alina.
Wuuno Scovia Nambi, omukazi avuga boda boda
- Category:
- News
- NTV Akawungeezi
- Tags:
- boda boda rider
- Scovia Nambi
