Waliwo omuwala amaze emyaka egisoba mu 20 nga alwanagana n’ekizibu ku bwongo ky’alowooza nti kyava ku kufiirwa bazadde bombi ng’akyali muto n’atafuna mukwano gwa maama ne taata ate be yakuliramu ne bamulangiranga obwa mulekwa. Amaze emyaka gye gimu ng’alwanagana n’ekizibu ky’okwagala okwetta oba okutta abantu abalala n’ebintu ebirala ebirina obulamu. Kyokka oluvannyuma lw’okwezuula, kati amaze emyezi 6 nga awulira yafuuka muntu muggya.